Vous êtes sur la page 1sur 1

BAGANZI BO YEZU

Harm: Joseph Bakka

∀ 3
% 3 œœ œœ œœ œœ œ œœ œœ œ œ œ ˙ œ
œ œ œ œ
œ œ œ œ œ œ œ œ œ ˙
œ œ œ œ œ œ
œ ˙ œ œ
Ba - ga - nzi bo Ye - zu tu - zze gy'o - li, tu - ku - woo - ye - woo - ye nga tu - ku - si - nza
œ œ œ œ œ œ œ œ œœ œœ œœ µ œœ œ ∀ œ ˙
> ∀ 33 œ œ œ œ œ œ œ ˙ œ
œ œ œ œœ œ œ œ œ
œ ˙

∀ ι
œœ œœ œœ œœ œœ œ œœ œœ œœ ˙ œ œ œ
µ œ œ œœ − œ œ
5

% œ œ œ œ œœ œ œœ ˙˙
a - nti to - kya - tu - yi - ta na ba - ddu wa - tu - fuu - la ba - ga - nda bo.
œ œ œ œ œ
>∀ œ ∀œ œ œ œ œœ œ œ œ œ
œ œ œ ∀œ œœ œ ∀ œœ œœ œœ œ œ œ œ
œ œ
˙˙
œ ˙

2. Ggwe osobola wekka ayi Yezu, okuliwa omutango gw’ebibi


Okutufunira ekisonyiwo, ffenna tugende mu ggulu.

3. Mu missa ezisomwa mu nsi yonna, otuyita nti mujje gy’endi mwenna


Abalumwa n’abakabiriddwa, nange mbatowolokose.

4. Ku Kalvaliyo ku musalaba, mu bulumi watusabiranga nnyo


Walaga Yezu nga bw’otwagala, bwe watufiirira ffenna.

5. Ggwe ow’obuyinza ggwe ow’ekisa, akunoonya bulijjo akulaba,


Akusaba bulijjo afuna, tumulise emitima.

6. Wano mu missa ne mu komunyo, twegatta wamu okuddabiriza,


Katonda Patri eyakutuwa, okutufiirira ffenna

7. Bakerubimu Basserafimu, nammwe abatuukirivu b’omu ggulu,


Musanyukire omugenyi wange, anti y’oyo nnyini ggulu.

8. Mange Maria twenkanye leero, ggwe wazaala anti y’oyo gwe ndidde
Ndi wa mukisa okukufaanana, kati nange ndi mwana wo.

©Joseph Bakka 2019

Vous aimerez peut-être aussi